Oluyimba 331: NKWESIGA YESU MUKAMA Lyrics
OLUYIMBA 397: LEERO KA NNEESIBIRIRE
1
LEERO ka nneesibirire,
Ayi Katonda-,amaanyi go
Ga Kitaffe,ga Yesu
G’Omwoyo-Omutukuvu;
Mbeerwenga Bonsatule
Abansibwa ddala;
Mumusinze mumusuute
Ekitiibwa kye n’obulungi bwe.
2
Otugatte ffe fenna,
Leero abasembera
Okuss’ekimu naye
Oyo gwe tujjukira;
Yesu-eyatufiirira
Nga anyolwa ku muti;
Atuggyeko ebyonono
Atuliisenga n’omubiri gwe.
Leave a Reply