Hymn 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Lyrics

Oluyimba 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU Lyrics

 

OLUYIMBA 382: OBUDDE BUZIBYE;YESU
1
OBUDDE buzibye;Yesu
Njijja ne mu maaso go,
Mu kizikiza n’ekisa,
Kuuma nze omuddu wo,

Mwana gw’endiga,gw’osinga
Okubeera omulungi;
Ggwe wansasiira;nnali nga
Naatera kufa bufi.

2
Twatula n’ebibi bingi;
Bitukwasa n’ensonyi;
Naye n’ekisa kyo kingi
Tetutya kujja gy’oli.

Mwana gw’endiga,gw’osinga
Okubeera omulungi;
Ggwe wansasiira;nnali nga
Naatera kufa bufi.

3
Buli kye tukoze olabye,
Buli kye tukwonoonye;
Bwe tukyalaba,tusaba,
Yesu,otusonyiwe.

Mwana gw’endiga,gw’osinga
Okubeera omulungi;
Ggwe wansasiira;nnali nga
Naatera kufa bufi.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *