Hymn 276: AYI KITAFFE-OW’OMU GGULU Lyrics

Oluyimba 276: AYI KITAFFE-OW’OMU GGULU Lyrics

 

OLUYIMBA 347: EBINY(U) EBIRUNGI (E)NNYO
1
EBINT(U) ebirungi (e)nnyo
Ebitonde byonna
Byonna ebyewuunyisa
Byatondwa Katonda.

2
Ebimuli ebyaanya
Ye yatinda langi
Obunyonyi-obuyimba
Buyinza-okubuuka.

Ebint(u) ebirungi (e)nnyo
Ebitonde byonna
Byonna ebyewuunyisa
Byatondwa Katonda.

3
Ensozi ez’omuddo
Omuli n’emigga,
Enjuba-egwa n’evaayo
-Eggulu litangaala.

Ebint(u) ebirungi (e)nnyo
Ebitonde byonna
Byonna ebyewuunyisa
Byatondwa Katonda.

4
Empewo eya ttoggo,
-Omusana gw’ekyeya,
Ebibala-ebyengera,
Byonna yabitonda.

Ebint(u) ebirungi (e)nnyo
Ebitonde byonna
Byonna ebyewuunyisa
Byatondwa Katonda.

5
Ensenyi n’ebibira,
-Ensuku n’ennimiro;
Biyiriro by’emigga
N’ebifo-ebirungi.

Ebint(u) ebirungi (e)nnyo
Ebitonde byonna
Byonna ebyewuunyisa
Byatondwa Katonda.

6
Tulaba,twewuunya nnyo
Ne tutendereza
Omuyinza wa byonna
Eyatonda bw’atyo.

Ebint(u) ebirungi (e)nnyo
Ebitonde byonna
Byonna ebyewuunyisa
Byatondwa Katonda.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *