Hymn 273: MUKAMA WAFFE-OW’EKISA Lyrics

Oluyimba 273: MUKAMA WAFFE-OW’EKISA Lyrics

 

OLUYIMBA 344: ABAANA-ABATO EDDA
1
ABAANA-abato edda
Bwe bajja-eri Yesu,
Yabalaga-okwagala,
N’abawa-omukisa.

2
Naffe Mukama Yesu,
Tuzze mu maaso go;
Ng’abaaba-abato edda,
Tuwe-omukisa gwo.

3
Ggwe nnannyini kwagala,
Tuwe-okwagala kwo;
Naffe tukwagalenga
Wamu ne bannaffe.

4
Tukweyanza ggwe Yesu,
Olw’obulungi bwo;
N’olw’okwagala-abaana
Era n’abakulu.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *