Oluyimba 256: AYI YESU-OW’EKISA Lyrics
OLUYIMBA 329: GYE MIREMBE NGA TULI MU BIBI?
1
GYE mirembe nga tuli mu bibi?
Olw’omusaayi-gwa Yesu gye giri.
2
Mu miteeru tuwummule tutya?
Aweereza Yesu ye-awummula.
3
Mirembe banaffe bwe babula?
Yesu akuuma bo naffe era.
4
Waali Ssetaani-omulabe waffe?
Yesu yamusinga n’amaanyi ge.
5
Tetumanyi ebiritubaako;
Yesu,tukumanyi n’ekisa kyo.
6
Wonna wonna waabuna okufa;
Yesu yawangula n’azuukira.
7
Atuyita-eyo Yesu;ennaku
Ez’omu nsi mu ggulu zikoma.
Leave a Reply