Hymn 23: KATONDA WANGE NKWEBAZA Lyrics

Oluyimba 23: KATONDA WANGE NKWEBAZA Lyrics

 

OLUYIMBA 119: TWATEEKEBWAKO OMUSAALABA
1
TWATEEKEBWAKO omusaalaba,
Tugoberere-Omugabe_waffe
Omwoyo-o’wamaanyi gwe tuweereza,
Balwanyi ba Yesu,tetudda nnyuma

2
Bye tulwanyiisa biva mu ggulu,
Ekitabo kye ye-engabo yaffe;
Okwagala-, Ekisa n’Obutukuvu,
Twambalenga byonna bye tulwanyisa.

3
-Obulwa bunene naye tugume,e,
Tuliwummula nga tuwangudde;
Ekiwummulo eky’obuwanguzi
Omugabe waffe alitwebaza.

4
Tulwanyise-ensi n’eby’omubiri,
Tudde mu maaso,tetudda nnyuma;
Otuwadde Omwoyo-ow’amagezi
Tugende mu maaso wamu ne Yesu.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *