Oluyimba 228: MU NSI Y’OMU GGULU Lyrics
OLUYIMBA 303: SIRIIKO KYE MPOZA,YESU
1
SIRIIKO kye mpoza,Yesu;
Mu maaso go,gunsinze nnyo;
Ekisa kyo kiwangudde
Obunafu bwange bwonna.
2
-Obunafu bwange buliggwa:
Mu maaso go teri kibi,
Ekisa kyo kibeerera
Emirembe gyonna.
Leave a Reply