Oluyimba 224: MWENNA MUYIMUKE Lyrics
OLUYIMBA 30: EKIRO KIYISE
1
EKIRO kiyise,
Obudde bukedde;
Kale twambule-ebikolwa
Eby’ekizikiza.
2
Twambale-amazima,
Ng’eby’okulwanyisa;
Tutambule nga tuwoomye,
Nga tujjudde-essanyu.
3
Ebyonoono byonna
N’ebinyumu by’ensi
N’embaga-ez’okutamiira,
Byonna tubyambule.
Leave a Reply