Hymn 214: MUWULIRE MMWE-ABANTU BE Lyrics

Oluyimba 214: MUWULIRE MMWE-ABANTU BE Lyrics

 

OLUYIMBA 291: MWENNA MUSANYUKE LEERO
1
MWENNA musanyuke leero,
Muyimbe n’okujaguza;
Mmwe mumutende Mukama;
Wa maanyi,Omulokozi:
By’akola biraga
Erinnya lye-eddungi;
Ye yekka Katonda;
Laba ekisa kye:
Mmw(e) abatukuvu musuute!

2
Bwe twali tuli mu kabi,
Yawulira bwe tusinda;
Tumwesigenga bulijjo,
Okwagala kwe kuyamba.
Tuyimuse gy’ali
Emitima gyaffe,
Nga bonna bayimba,
Mutenderezenga:
Mmw(e) abatukuvu musuute!

3
Mwenna musanyuke leero
Muyimbe n’okujaguza,
Mmwe mumutunde Mukama
Wa maanyi,Omulokozi:
By’okola biraga
Erinnya lye-eddungi;

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *