Hymn 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics

Oluyimba 162: GGWE-EYALEKA EKITIIBWA KYO Lyrics

 

OLUYIMBA 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE-
1
GGWE okooye-,onafuwadde-,
Ozitoowereddwa?
Jjangu,Yesu agambye nti:
Wummula

2
Naamutegeera ntya-?Enkovu
Z’emisumaali,
Ku bibatu,ku kigere,
Kwe ziri.

3
-Omutwe gulina-enkuufiira
Y’Obwakabaka?
Gulina-enkuufiira,naye
Ya maggwa.

4
Bwe naamugobereranga,
Naaweebwanga ki?
Onoolabanga-obulumi
N’akabi.

5
Bwe naatambulanga naye,
Alimpeera ki?
Oliwangula-amagombe
N’Okufa.

6
Bwe naamwegayirira nti
Onnyanirize;
Anangoba? Nedda,nedda,
T’ayinze.

7
Ayi Mukama,njija gy’oli;
Onzikirize:
Ajja gye ndi simugobera-

Ebweru.


Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *