Hymn 110: ERINNYA LYO YESU LYEBAZIBWE Lyrics

Oluyimba 110: ERINNYA LYO YESU LYEBAZIBWE Lyrics

 

OLUYIMBA 198: KA TUSUUTE KITAFFE
1
KA tusuute Kitaffe,
Ka tumugulumize,
Eyatonda ffe-abantu
N’atuyita-abaana be

2
Ka tusuute n’Omwana,
Omulokozi Yesu;
Eyafiira ku muti
Ku lwa-abalina-ebibi.

3
Ka tusuute bwe tutyo,
Omwoyo-Omutukuvu
Atukoza-ebyo byonna
Ebisiimibwa Yesu.

4
Tusuute mu Busatu,
Oyo eyatutonda,
N’oyo-eyatununula,
N’oyo atutukuza

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *