Category: Luganda Anglican Hymns Lyrics

  • Hymn 354: OMUTAMBUZE NZE Lyrics

    Oluyimba 354: OMUTAMBUZE NZE Lyrics   OLUYIMBA 44: OWANGE MUNNANGE, JJUKIRA,JJUKIRA 1 OWANGE munnange,jjukira,jjukira, -Owange munnange,jjukira nno Buli kiseera bwe kiyita-amangu nnyo; Naye ggwe jjukira,weekebere. 2 E Beesirekemu,owange munnange, Eyo e Beesirekemu gy’azaaliddwa; Oyo yeetoowaza n’afiira ku miti, Olw’okutulokola ffe mu bibi. 3 Kale mumwebaze leero mu mbaga_eno, Nga mumuyimbira n’essanyu nnyo; Kale tujaguze nga…

  • Hymn 355: OMUTAMBUZE-OMUTO NZE Lyrics

    Oluyimba 355: OMUTAMBUZE-OMUTO NZE Lyrics   OLUYIMBA 45: BAANI ABAYIMBA TOBAWULIRA 1 BAANI abayimba,tobawulira? Laba abasumba bafukamidde; Ssanyu,ssanyu,ssanyu,lize mangu nnyo Obulokozi bwe butuuse mu nsi. 2 Bbanga ddene ddala twali mu kabi, Nga tewali ddembe,wabula-obuddu: Kale nno atuuse -okutufuga ffe, Wa kisa,wa maanyi,Omulokozi. 3 Kale naffe fenna tumukkirize, Ffe fenna tweweeyo mu bufuge bwe; Ku…

  • Hymn 356: TEMUYONOONANGA Lyrics

    Oluyimba 356: TEMUYONOONANGA Lyrics   OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU 1 EKIRO kyo Ssekukkulu, Amaloboozi g’ebide Gaavuga okutegeeza -Amawulire ag’essanyu; Okubuna-abantu bonna, Azaaliddwa-Omulokozi. 2 Ebigambo eby’essanyu, Ebya bamalayika-abo Abaalanga okujja kwe, Kabaka wa bakabaka, Mukama ow’abakama; Atenderezebwe bonna. 3 Kaakano Omulokozi, Azaaliddwa mmwe gye muli; Bamalayika bayimba Nga balanga okujja kwe. Mu ggulu era ne…

  • Hymn 357: TULEETA EBIRABO Lyrics

    Oluyimba 357: TULEETA EBIRABO Lyrics   OLUYIMBA 47: KINO KYA KTALO NNYO 1 KINO kya kitalo nnyo Ekitalabwanga; Emirembe gizze nno Mu nsi yaffe muno. Ka tuyimbe nate, Ekitiibwa eri Katonda N’emirembe mu nsi. 2 Bayimbira Kabaka Mukama w’eggulu; Ensozi n’ebiwonvu Mwenna musanyuke: Fenna ka tuyimbe, Ekitiibwa eri Katonda N’emirembe mu nsi. 3 Entiisa y’omulabe…

  • Hymn 358: TULINA KABAKA WAFFE Lyrics

    Oluyimba 358: TULINA KABAKA WAFFE Lyrics   OLUYIMBA 48: YE KIGAMBO WA KATONDA 1 YE Kigambo wa Katonda, Kristo Yesu-Omwana we, Ye n’afuuka omubiri N’abeerako gye tuli Ne tulaba omusana -Okumulisa-enzikisa Emirembe n’emirembe. 2 Eyatonda-ebintu byonna, Era awataali ye N’ekimu-ekyakolebwa; Obulamu bw’ali mu ye Atutukuza fenna; Emirembe n’emirembe. 3 Bwe baalagira banabbi -Ab’amagezi-edda n’edda, Mu…

  • Hymn 359: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics

    Oluyimba 359: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics   OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO 1 KU lunaku luno, Yesu ow’okwagala, Leero yazaalibwa Eno ye Ssekukkulu. 2 Leka tumusinze, Omulokozi waffe Mumuwe-ekitiibwa Nga mujaguza leero. 3 Yesu ye kwagala, Ye atwagala fenna; Naffe tumwagale, Kubanga ye yasooka.

  • Hymn 360: YESU,MUKAMA WANGE Lyrics

    Oluyimba 360: YESU,MUKAMA WANGE Lyrics   OLUYIMBA 5: JJANGU GYE NDI BWE NZUUKUKA 1 JJANGU gye ndi bwe nzuukuka, Obudde nga busaasaanye, Osige mu mwoyo gwange, Ebirowoozo-ebisaana. 2 Jjangu gye ndi mu ggandaalo, Eby’ensi ebitaliimu, Bireme-okusiikiriza, -Omusana ogw’amaaso go. 3 Akawungeezi-ojje gye ndi Era bwe mba nkuvuddeko, Onkomywewo,onzibire; Mu nkwe zonna-eza Ssetaani. 4 Era mu…

  • Hymn 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics

    Oluyimba 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics   OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU 1 LABA Omwana mu kiraalo-omu; Ye Kabaka wa bakabaka; Talina kifo-okuzaalirwamu Naye yeetikka-ekibi byaffe. 2 Omwana oyo Omutukuvu Omulokozi yeetoowaza Okubeera mu nsi nga muwombeefu; Tulimulaba mu kitiibwa. 3 Banabbi bangi abaamulanga Ne bamalayika baayimba, Bo ne bagamba nti azaaliddwa, Asaanidde nnyo…

  • Hymn 362: YESU YE ANJAGALA Lyrics

    Oluyimba 362: YESU YE ANJAGALA Lyrics   OLUYIMBA 51: GGWE KIBUGA BEESIREKEMU 1 GGWE kibuga Beesirekemu- Tukutunuulire; Nga osiriikiridde nnyo Mu maaso g’eggulu. Mu nzikiza mu nguudo zo -Omusana gwo guzze; Byonna bye watyanga edda Biweddewo leero. 2 Malyamu-azadde Kristo Omutabaganya; Abantu mu butamanya Katonda-abaagala, Ggwe Kristo-,era ggwe Kabaka Tukusuute leero: Oweebwenga ekitiibwa Eyaleeta-essanyu. 3…

  • Hymn 363: KATONDA MU GGULU Lyrics

    Oluyimba 363: KATONDA MU GGULU Lyrics   OLUYIMBA 52: MU KISIBO KY’ENTE-E BEESIREKEMU 1 MU kisibo ky’ente-e Beesirekemu; Mwe yazazikibwa,Yesu Omwana, Ne mmunyeenye ku ggulu nga zaaka nnyo Omwana wa Katonda ng’azaaliddwa. 2 Yesu teyatya nte nga bwe zingoonga, N’abantu tebaamumanya,Omwana. Nze mmwagala Yesu eyazaalibwa, Abeerenga nange wonna we mbeera. 3 Beera kumpi nange,Omulokozi, Nkusaba-okusembera…