Category: Luganda Anglican Hymns Lyrics
-
Hymn 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics
Oluyimba 370: MU BUYINIKE-OBUNGI Lyrics OLUYIMBA 59: EGGYE LYONNA ERY’OMU GGULU 1 EGGYE lyonna ery’omu ggulu, Mwetooloole-ensi yonna; Mumuyimbire Kabaka Azaaliddwa-olwa leero. Katusuute Katwebaze Kabaka Azaliddwa 2 Kalr abagezigezi Mwanguwe okugenda, Nga munoonya Kristo waffe Kabaka w’ensi zonna. Katusuute Katwebaze Kabaka Azaliddwa 3 Abasumba nga bakuuma Ndiga zaabwe ekiro, Naye eri mu kiraalo Omusana…
-
Hymn 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics
Oluyimba 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics OLUYIMBA 73: MU KWETAAGA KWAFFE-OKUNGI 1 MU kwetaaga kwaffe-okungi Tukoowoola,AyiKatonda, Tusaasire,tega-okutu, Tuwulire-olw’ekisa kyo! Mukama bw’onoolabanga -Ebibi n’ensonyi-eby’abantu Aliyimirira-aluwa? 2 Naye kino kye tumanyi Nga waliwo-okusonyiwa. Eri ggwe Katonda waffe, Awulira n’asaasira! -Ekigambo kyo,Ayi Mukama Kya nsuubira -ennaku zonna, Nindirira ggwe Mukama. 3 -Abakuumi baalindirira Obudde okukya,naye Emmeeme yange-esinga nnyo…
-
Hymn 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics
Oluyimba 371: KABAKA W’EGGULU N’ENSI Lyrics OLUYIMBA 6: ENKYA BW’ONOOZUUKUKANGA 1 ENKYA bw’onoozuukukanga, Nga tosoose mirimu, Sooka-osome mu kitabo Yesu kye yawandiisa, N’ofukamira mu maaso Ga Katonda-Omulamu-, Anaakuwanga-omukisa, Bwomubuulira byonna. 2 Oba ssanyu,oba nnaku Bwe bijja gy’oli leero; Tebiireme kukusanga Nga weeteeseteese nnyo. Totya maayi ga mulabe, Ssetaani muwangule, Onoomukubanga-enfuka; Bw’onokkiriza Yesu. 3 Ebigambo…
-
Hymn 387: OMWANA GW’ENDIGA Lyrics
Oluyimba 387: OMWANA GW’ENDIGA Lyrics OLUYIMBA 74: EBYONOONO BYANGE BINKOOYESA 1 EBYONOONO byange binkooyesa Neegomba nnyo-okutuuka mu ggulu; Teri kibi kyonna-ekiyingira Naye-eddoboozi limpitaJjangu 2 Nze muddu w’ekibi okuva-edda, Naasuubira ntya-okuyimirira Mu maaso ga Mukama w’emyoyo? Naye akkiriza-okunsembeza. 3 Bwe njagala-okukola-obulungi, Ekibi kimba kumpi bulijjo; Naye nze mpulira bw’oyegera Weenenye,kkiriza-,onoolokoka 4 Mpulira eddoboozi lyo,Yesu, Emikono…
-
Hymn 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics
Oluyimba 372: KATONDA TUMWEBAZE Lyrics OLUYIMBA 60: YESU NGA BWE YAZAALIBWA 1 YESU nga bwe yazalibwa, Mu kibuga-ekinyoomebwa Bamalayika bayimba: Ekitiibw(a) eri Katonda. 2 Tusanyuke n’okuyimba Yesu azaaliddwa leero; Bamalayika bayimba: Ekitiibw(a) eri Katonda. 3 Basumba bwe baawulira Oluyimba olw’omu ggulu, Baasanyuka nnyo nnyini; Ekitiibw(a) eri Katonda. 4 Leero nammwe-abawulira Mugende e Beesirekemu, Muwulire-oluyimba:…
-
Hymn 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics
Oluyimba 388: ENSI ZONNA ZIYIMBE Lyrics OLUYIMBA 75: TUSAASIRE FFE-ABANAKU 1 TUSAASIRE ffe-abanaku, Tuzirise olw’ebibi; Otubeere-Omulokozi Kubanga ggwe osaasira. 2 Tusonyiwe abeeneya, Tutambule mu maaso go Ng’aboonoonyi-abasonyiwe, Tukwebaze-Omulokozi. 3 Tuzze gy’oli-Omulokozi, Ggwe eyafa ku lw’abantu Naffe fenna aboonoonyi Tumanyi nti osaasira. 4 Tetukyatya omulabe, Takyalina maanyi gonna: Kale leka tukwesige, Tusaasire -Omulokozi
-
Hymn 373: OMWANA WO NKUKOOWOOLA Lyrics
Oluyimba 373: OMWANA WO NKUKOOWOOLA Lyrics OLUYIMBA 61: AYI KITANGE,NKWESIGA 1 AYI Kitange,nkwesiga Okumbeeranga Mu-ebyo-ebinambangako Mu mwaka guno: Sisaba kuggyibwako Bizibu byonna, Kyokka nsaba-erinnya lyo Lyebazibwenga. 2 Mwana ki-eyeerondera Ye by’ayagala? Ebirungi kitaawe Tabimugaana. Bulijjo-otuweereza Emikisa gyo; Kyenvu nsaba-erinnya lyo Lyebazibwenga 3 Bw’onompa mu bulamu Ebisanyusa, -Essanyu lyange lye nnina Lineeyongera: Ka nnyimbenga bulijjo…
-
Hymn 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Lyrics
Oluyimba 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Lyrics OLUYIMBA 76: OWEEBWE NNYO-EKITIBWA 1 OWEEBWE nny(o) ekitiibwa, Ggw(e) eyatununula; Eyagulumizibwa N’emimwa gy’abaana. 2 Kabaka-agaba-obuwa, Omwana wa Dawudi, Mu linnya lya Mukama, Eyajja gye tuli. Oweebwe,nny(o) ekitiibwa, Ggw(e) eyatununula; Eyagulumizibwa N’emimwa gy’abaana. 3 Bamalayika nabo Baasuuta-erinnya lyo; Abantu n’enitonde Mu nsi ne baddamu Oweebwe,nny(o) ekitiibwa, Ggw(e)…
-
Hymn 374: TUTENDE NNYO MUKAMA Lyrics
Oluyimba 374: TUTENDE NNYO MUKAMA Lyrics OLUYIMBA 62: TWEYANZIZA-EKISA KYO 1 TWEYANZIZA-ekisa kyo Okututuusa fenna, Mu mwaka guno-omuggya Ayi Kitaffe, wulira. 2 Mu bunafu n’ennaku, Ka tuddukire gy’oli Ng’ekkubo litubula; Yesu-otukulembere. 3 Bwe tulisemberera Ekiwonvu-eky’okufa, -Omuggo gwo n’oluga lwo Bye biritusanyusa. 4 Bulijjo tubeerenga Beesigwa,balongoofu; Ka tugumiikirize, Otusaayize-engule. 5 Mu nsi ey’omu ggulu, Tulikuba-ennanga-empya…
-
Hymn 375: TUSIGA-ENSIGO-ENNUNGI Lyrics
Oluyimba 375: TUSIGA-ENSIGO-ENNUNGI Lyrics OLUYIMBA 63: ABAGEZIGEZI-EDDA 1 ABAGEZIGEZI-edda Bwe baalaba-emmunyeenye Baagiraba n’essanyu Ne bagigoberera; Naffe Yesu Mukama, Twagala-okukulaba 2 Bo baagenda mangu nnyo Okunoonya-Omwana-oyo; Eyafuga-ensi zonna N’akka ku lwaffe-ababi; Bwe tutyo twanguweko Tunoonye-Omulokozi. 3 Bo baawaayo-ebirabo Eby’omuwendo-omungi Ne babimutonera Asinga bonna-ab’ensi; Bwe tutyo naffe leero Tweweeyo Yesu gy’oli. 4 Yesu ggwe-ennaku zonna -Otukuumenga-olw’ekisa;…