Category: Engero za Baganda – Luganda Proverbs
-
Engero za Baganda eza – V – Luganda Proverbs prefix – V
Engero za Baganda eza – V – Luganda Proverbs prefix – V 1. Va eri engabi (= ku ngabi) : ) tosimira mbwa lumonde ) simira mbwa lumo-nde! 2. Vaawo, nkusasule : teri badda 3. Vaawo, twogere! : ng’akumanyiiko muze 4. Vviivi we livaako enso : omuggo nga bakutemera 5. Vvule ekkadde : lye…
-
Engero za Baganda eza – W – Luganda Proverbs prefix – W
Engero za Baganda eza – W – Luganda Proverbs prefix – W 1. Wa baana bangi : tasala musango 2. Wabisegguusi mwana : ne Waluggi mwana? 3. Wa buggabugga : ng’omwavu akomera ennyumba 4. Wadde wadde : Busujju bukira Butambala 5. Wagenda ekkovu : n’essonko 6. Wagenda engabo : n’effumu we libeera 7. Wagenda…
-
Engero za Baganda eza – Z – Luganda Proverbs prefix – Z
Engero za Baganda eza – Z – Luganda Proverbs prefix – Z 1. Za bakyala : afuluma asinda zize 2. Z’abaana : ng’ekuliyo owuwo 3. Zaali embikke : kati nsagazi 4. Zansanze : enswa eruma mumwa 5. Zansanze : y’afiira mu ddya nga Siibisobole yeekuunidde 6. Zaatusanga babiri : bw’agaggawala takuwa 7. Zenkanankana n’ekisiki…
-
Engero za Baganda eza – A – Luganda Proverbs prefix – A
Engero za Baganda eza – A – Luganda Proverbs prefix – A 1. Ababiri babibira ebigambo : naye abasatu babisattula 2. Abaddeko kizimu 3. Abafugibwa ngabo : atannagikwatamu ye agitenda obwangu 4. Abagagga n’abagagga baagalana : ekirevu kiyita ku bisige ne kigenda kyegatta n’enviiri eziri ewala 5. Abaagalana tebafunda 6. Abaganda bakaabira ekitali kyabwe…
-
Engero za Baganda eza – B – Luganda Proverbs prefix – B
Engero za Baganda eza – B – Luganda Proverbs prefix – B 1. 2. Babadde bawoza ogw’embwa : ng’endiga erinnya enju 3. Babika anzirako : ne batabika nze 4. Babika enjala : obajja mulawo 5. Babikidde enfuuzi : okwennyamira 6. Babikidde omunafu : butalima 7. Babuulira omwana wa boowo : nga naawe omunaku owulira…
-
Engero za Baganda eza – E – Luganda Proverbs prefix – E
Engero za Baganda eza – E – Luganda Proverbs prefix – E 1. Ebbala erimu erya nnamunpoona : terintwala mu nnyange 2. Ebbanja terigenda eri bbanja 3. Ebbanja terivunda 4. Ebbula bikola eritemeza enku 5. Ebemba tekyala : etabaala 6. Ebibuuka bitalagaanye : bikubagana empawa 7. Ebiddawo tibyenkanankana : enkaajumbe temala nju 8. Ebifa…