Category: Ebisoko -Luganda Idioms

  • Ebisoko -Luganda Idioms – ENJOGERA N’EBISOOKO EBIGEERAGERANYA

    Ebisoko -Luganda Idioms – ENJOGERA N’EBISOOKO EBIGEERAGERANYA Ekisoko (Luganda Idiom)   –   Amakkulu (Meaning) 1. Awejjera ng’owoolufuba atakkuse lumonde – kukololakolola buli kadde 2. Atitibana ng’atuga omulalu – kukola kintu nga okankana 3. Okwebaka kaboleredde ng’omunafu omulekere obuliri – kwebaka nnyo 4. Kibula abuuza nga erigenda e mugga – kintu kuba nga kirabika 5. Weetema engalike…

  • Ebisoko -Luganda Idioms – EBISOOKO N’ENJOGERA EBYENONO

    Ebisoko -Luganda Idioms – EBISOOKO N’ENJOGERA EBYENONO Ekisoko (Luganda Idiom)   –   Amakkulu (Meaning) 1. Okutema ku lw’e Nnamuganga(lwazi) – kutema wwakaluba 2. Eyayalula omuntu okusiriira(nkejje) – kulaba nnaku/ kugwa mu buzibu 3. Okukuba ey’Abageye – kutuula nga totereera 4. Okussa ku w’e Mbuule(ssezinnyo) – kulya oba kugaaya 5. Okukwata Kalambi ne Bira – kuliraanigana nnyo…

  • Ebisoko -Luganda Idioms – EBISOKO EBY’OLUKALE

    Ebisoko -Luganda Idioms – EBISOKO EBY’OLUKALE Ekisoko (Luganda Idiom)   –   Amakkulu (Meaning) 1. Okukooka – kuyimba 2. Okuyimbya endubaale – kubonyabonya nnyo muntu 3. Okukooza omuntu akajiri – kubonyabonya nnyo muntu 4. Okulabya omuntu ennaku – kubonyabonya nnyo muntu 5. Okukekkeza ennyago – kulwana 6. Okukweka enjala – kulwana nga okozesa bikonde 7. Ebifuba okubabuguma…