Author: aznimi

  • Hymn 240: WULIRA MU LUYOOGAANO Lyrics

      OLUYIMBA 314: MUJJE MWEKKA KYAMA MUWUMMULE 1 MUJJE mwekka kyama muwummule, Nange,mu kifo eteri bantu, Emitawaana gibayinzeeko, Oluyoogaano lubakooyezza. 2 Muleke byonna-ensi by’yagala, Munoonye-ebitanoonyezeka nsi, Awamu nange-era ne Kitange So temuli mwekka,tuli nammwe. 3 Mumbuulire byonna bye mukola, Bye mwogera-era bye muwangula, Mu nnaku zammwe bwe mulemeddwa, Bimanyibwa-Atakisika byama. 4 Ekkubo lya wala,muwummule, Olugendo…

  • Hymn 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics

      OLUYIMBA 315: KWATA-OMUKONO GWANGE,NDI MUNAFU 1 KWATA-omukono gwange,ndi munafu; Sirina maanyi,nafuwadde nnyo. Naye bw’onkwata,siriiko kye naatya. Naasobolanga byonna-eby’entiisa. 2 Mulokozi,kwata-omukono gwange, Onsembeze kumpi n’omwoyo gwo Enzikiza-ekutte,onjakire nze, Nneme-okukyamanga mu kkubo lyo 3 Kwata-omukono gwange,ggwe-otegeera, Enkwe n’obulimba bwa Ssetaani; Bw’obeeera nange naafuna-emirembe, Naatambulanga n’essanyu lingi. 4 Kwata-omukono gwange,mu bulwadde, Nga nzirika nga sissa mukka nnyo;…

  • Hymn 242: MUJJE-ERI YESU, TEMULWAWO Lyrics

      OLUYIMBA 316: OTUKULEMBERE 1 -OTUKULEMBERE Mu kkubo lyaffe; Yesu tujja kwanguwako Okukugobereranga; Kwata-omukono -Otutuuse-ewuwo! 2 Mu buyinike Ka tugumenga Newankubadde nga tuli Mu kabi kanene katya, Tujjukirenga Ggwe watusooka. 3 Bwe wanajjanga, -Ekigambo kyonna Ekirumya-emyoyo gyaffe Ekimalamu amaanyi, Yimusa-amaaso Tukulabenga. 4 Tulongooseze -Olugendo lwaffe; Tulagirirenga-ekkubo, Tuwe-entanda y’omu mwoyo, N’oluvannyuma -Otutuuse-ewuwo.

  • Hymn 243: MUJJE MWENNA-ABAKOOYE Lyrics

      OLUYIMBA 317: ABATAMBUZE,BAYITA 1 ABATAMBUZE ,bayita Mu kiro ek’ennaku, Nga bayimba eby’essuubi Nga bagenda mu ggulu. 2 Tewali kutya nzikiza Baakirwa omusana; Bakwatagana mu ngalo Ne gubakulembera. 3 Abalonde ba Katonda, Atuwa-omusana gwe -Okutubeera mu lugendo, Twekkaanye-ekkubo lyaffe. 4 Ffe tugenderera kimu N’okukkiriza kumu; Katonda fenna atuwa -Essubi limu eddamu. 5 Tulina-oluyimba lumu Nga…

  • Hymn 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics

      OLUYIMBA 318: MMWE MUGENDA WA BANNANGE 1 MMWE mugenda wa bannange Be ndaba ng’abayise? Ffe tukutte nno-olugendo, Lwe yalagira Yesu. Olugrndo nno luwanvu, Ffe tugenda ku kibuga: Ffe tugenda ku kibuga: Mu ns(i) eyoesinga ennyo. 2 Mutugambe kye mwetaaga, Mu nsi-eyo ennungi ennyo: Ebirungi-n’ekitiibwa, By’alituwa Mukama. Tulituula ne Katonda Tuliraba-Omulokozi; Tuliraba-Omulokozi: Mu ns(i) eyo…

  • Hymn 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics

      OLUYIMBA 319: MU NZIKIZA GGWE-oMUSANA OGWAKA 1 MU nzikiza ggwe-Omusana ogwaka, Onjakire. -Obudde bukutte nange ntidde nnyo, Onjakire. Nkulembera,siraba gye mggenda, Naye ggwe omanyi byonna,Ayi Yesu. 2 Edda saakwagala ggwe kunnumggamya, Nakukyawa. Nali njagala-okweronderanga -Ekkubo lyange Naye leero-onsaasire-olw’ekisa, Tojjukira byonoono byange-eby’edda. 3 -Ekisa kyo ekintuusizza kaakano Tekiggwaawo; Tekiiremenga kunneetooloolanga -Ennaku zonna; Era ne mu…

  • Hymn 246: MUJJE MWENNA ABAKOOYE Lyrics

      OLUYIMBA 32: MULOKOZI WAFFE YATUGAMBA 1 MULOKOZI waffe yatugamba, Ndikomawo ku nsi,mwetegeke. Tetumanyi biro w’alijjira; Naye tusuubiranga tulinda. 2 Era-essubi eryo lye yatuwa Liritusanyusa-ennaku zonna. Abaagalwa baffe batuleka; Naye-essuubi eryo litugumya. 3 Abamuweereza mu nsi muno Baweereddwa-empeera mu maaso go Era baweereddwa n’omukisa, Emirimu gyabye nga giwedde. 4 Ku lunaku luli kw’alijjira Aliyita bonna…

  • Hymn 247: OMBUULIRE KU KISA EKY’OMULOKOZI Lyrics

      OLUYIMBA 320: KINO KYE NSIIMA-ENNYO 1 KINO kye nsiima-ennyo Bwe nkirowoozaako, -Okusembera-okumpi N’okufa nga sitya. 2 Buli kiro mmala Ebbanga mu kkubo; Eririntuusa-eyo Ewaffe mu ggulu. 3 Siriiko kye ntya nze Mu lugendo luno, Gye mgenda mu ggulu Kitange gy’abeera. 4 Byonna ndibiraba Bye nasomangako, -Abatukuvu bonna Abankulembera. 5 Ne bamalayika Nga bakuba-ennanga, Era…

  • Hymn 248: ENZIKIZA YALI EBUNYE KU NSI Lyrics

      OLUYIMBA 321: BWE NTAMBULIRA MU KKUBO 1 BWE ntambulira mu kkubo, Yesu ankulembera; Nnyinza-ntya-okubuusabuusa Ye bw’antwala bulijjo? 2 Byonna ebibaawo ku nze Tebiyinza kunnuma; Yesu ye Mukuumi wange, Ye angabira-obulamu- 3 Abalabe-abalinnumba Ye alibawangula; Era-alintuusa n’essanyu Lingi mu mirembe gye. 4 Enjala bw’eba nga-ennuma, Andiisa ku mmere ye; Era-ampozaawoza mangu Ng’ampa-amazzi-ag’obulamu- 5 Yesu Mulokozi…

  • Hymn 249: BWE NNALI NGA NEEBAKIDDE DDALA Lyrics

      OLUYIMBA 322: YESU-OMULOKOZI,OTUWULIRE 1 YESU-Omulokozi,otuulire -Amaloboozi gaffe nga tuyimusa. Tukuwadde-ebyaffe,tukusenze ggwe. Kkiriza-emibiri n’emyoyo gyaffe. 2 Mu kkubo-ery’okufa,twali tubula; Nga tubulubuuta mu kizikiza; Naye watuwonya gye twakyamira Mu lukoola-ewala,n’otulokola. 3 Kaakano twamgganga okujja gy’oli, Kye kisa kyo kyokka ekitusembeza; Watununula ffe-abalina ebibi, N’otufuula-abaana,ne tukwebaza. 4 Bulijjo ekisa nga kyeyongera Ebigenda-okujja tebisingika; Eyo gye wagenda-okuteekateeka Eby’omu…