Oluyimba 364: EDDA BONNA ABALWADDE Lyrics
OLUYIMBA 53: YESU OMWANA OW’EKISA
1
YESU-Omwana ow’ekisa
Era-Omwana-omuwombeefu
Eyazaalwa mu kiraalo
Ggwe asuutibwa bonna.
2
Ggwe azzikiddwa mu mmanvu,
Otuggye mu bibi byonna;
Okuume mikwano gyaffe,
Otuwe-emikisa gyo
3
Yesu-eyajja mg’omuwere
Saasira-obunafu bwaffe;
Bonna-abaana be watonda
Obawe emikisa gyo.
Leave a Reply