Oluyimba 361: YESU MUSUMBA WANGE Lyrics
OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU
1
LABA Omwana mu kiraalo-omu;
Ye Kabaka wa bakabaka;
Talina kifo-okuzaalirwamu
Naye yeetikka-ekibi byaffe.
2
Omwana oyo Omutukuvu
Omulokozi yeetoowaza
Okubeera mu nsi nga muwombeefu;
Tulimulaba mu kitiibwa.
3
Banabbi bangi abaamulanga
Ne bamalayika baayimba,
Bo ne bagamba nti azaaliddwa,
Asaanidde nnyo ekitiibwa
Leave a Reply