Oluyimba 359: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
OLUYIMBA 49: KU LUNAKU LUNO
1
KU lunaku luno,
Yesu ow’okwagala,
Leero yazaalibwa
Eno ye Ssekukkulu.
2
Leka tumusinze,
Omulokozi waffe
Mumuwe-ekitiibwa
Nga mujaguza leero.
3
Yesu ye kwagala,
Ye atwagala fenna;
Naffe tumwagale,
Kubanga ye yasooka.
Leave a Reply