Oluyimba 275: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
OLUYIMBA 346: AWO-YESU BWE YATAMBULA
1
AWO-Yesu bwe yatambula
Edda mu nsi entukuvu,
Abakyala-Abayudaaya
Baamusemberera.
2
Bajja nga bamuleetera
Abaana baabwe abato
-Abateeke mu mikono gye
Baweebwe-omukisa.
3
Naye abayigirizwa
Ne babagobera ddala,
Nti Temumutegannya nnyo,
Tubeegayiridde.
4
Bwe yabalaba-abaana be,
Yesu yalagira badde,
Yayogera n’eggonjebwa:
-Abato bajje gye ndi
Leave a Reply