Hymn 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics

Oluyimba 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics

 

OLUYIMBA 318: MMWE MUGENDA WA BANNANGE
1
MMWE mugenda wa bannange
Be ndaba ng’abayise?
Ffe tukutte nno-olugendo,
Lwe yalagira Yesu.
Olugrndo nno luwanvu,
Ffe tugenda ku kibuga:
Ffe tugenda ku kibuga:
Mu ns(i) eyoesinga ennyo.

2
Mutugambe kye mwetaaga,
Mu nsi-eyo ennungi ennyo:
Ebirungi-n’ekitiibwa,
By’alituwa Mukama.
Tulituula ne Katonda
Tuliraba-Omulokozi;
Tuliraba-Omulokozi:
Mu ns(i) eyo esinga ennyo.

3
Abayise mutugaanye
Okugendayo nammwe?
Mujje mangu mwanguweeko
Mugende naffe mwenna.
Mujje nno temutuvaako,
Alibaaniriza Yesu;
Alibaaniriza Yesu;
Mu ns(i) eyo esinga ennyo.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *