Hymn 21: AYI MUSUMBA OMUTEEFU Lyrics

Oluyimba 21: AYI MUSUMBA OMUTEEFU Lyrics

 

OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO
1
TUSANYUSE-okujja mu maaso go,
Tusuubiza leero mu maaso go;
Tubeere-abaana bo-ennaku zonna,
Okukuweereza n’obwesigwa.

2
Naye tumanyidde ddala kino
Nti tetuyinza awatali ggwe;
Naye ggwe watusuubiza kino
Okubeeranga naffe bulijjo.

3
Tumanyi nti ggwe oli mwesigwa,
Toyinza kutuleka mu kkubo;
Kale-essubi eryo litugumye
Liryoke litutuuse mu ggulu.

4
Otuyise okukuweereza
Tuwaayo-obulamu bwaffe bwonna;
Tukuweereze nga bw’osaanira
Olyoke-oweebwe-ekitiibwa mu nsi

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *