English to Luganda Translation Dictionary – Prefix L

This is the English to Luganda Dictionary Translation for  Prefix L

English to Luganda Dictonary Translation

English Translation    –    Luganda Dictionary Translation

1. laborious – -zibu,-zito,-kalangufu.

2. labour – (n) omulimu,okutawaana.

3. labour – (v) oku-kolaemirimu,oku-tawaana.

4. labour – pains,ebisa,kawa’mmansi.

5. labourer – omukozi,omulimi.

6. lace – (n) (shoe),olukoba,olulere.

7. lace – (v) oku-tunga;l.selftightly,okw-eti’ppa.

8. lacerate – (v) oku-taagula.

9. lack – (v) okw-eteega,oku-weebuuka,oku-bulwa.

10. lad – omulenzi.

11. ladder – e’ddaala;amadaala.

12. ladle – (n) ekijiikoekinene,alwendo,omulawo;(ofleaforfibre)akakaayi.,v.,okusenamu,oku-tawula.

13. lady – omukyala,’nnyabo.

14. lag – oku-lembalemba.

15. laggard – omugayaavu.

16. lair – empuku,ekikulukuunya.

17. lake – e’nnyanja.

18. lakeside – hut,e’ggogonya.

19. lamb – omwanagw’endiga.

20. lame – -lema;bel.,oku-lemala,oku-senvula,oku-wenyera,oku-yingira;makel.,oku-lemaza,oku-wenyeza.

21. lameness – obulema.

22. lament – (n) ekiwoobe.

23. lament – (v) oku-wooba,okukaaba,oku-kubaekiwoobe,oku-wowoggana,oku-daaga,okw-aziirana.

24. lamentation – ekiwoobe,okukaaba.

25. lamp – e’ttaala,e’ttabaaza,e’ttawaaza;l.-stand,ekikondo;l.wick,olu-tambi.

26. lance – (v) oku-tundula.

27. lancet – akambe.

28. land – (n) ensi,olukalu;(estate)e’mma-yiro,obutaka.

29. land – (v) oku-gobaettale.

30. landholder – omutaka;(woman)’nna-kyeyombeke’dde.

31. landing-place – omwalo.

32. language – olulimi

33. languid – -yongobevu;videenjeejeebe;bel.,oku-gajaba,oku-yongobera.ly,speak,oku-golooma.

34. languish – oku-yongobera,oku-ggwamuamaanyi.

35. languor – obunafu,olulembe.

36. lanky – -kovvu;videkawalucocco,omutaatiira(gw’omusaj’ja).

37. lantern – e’ttaala.

38. lap – ekikondoolo.

39. lap – (v) oku-komba,oku-lasa.

40. larceny – obu’bbi.

41. lard – amasavug’embizzi.

42. larder – e’ggwanika.

43. large – -nene;averything,lugomera.

44. larynx – e’ddookooli.

45. lascivious – -egombi,-gwagwa;bel.,okw-egomba.

46. lasciviousness – obwegombi,obugwa-gwa.

47. lass – omuwala.

48. last – adj.,-aluvannyuma,-ankomerero;bel.,oku-semba,oku-komerera(yo).

49. last – (v) oku-mala,oku-wangaala,okw-esibira.

50. lastly – oluvannyuma,ekyenkomerero.

51. latchet – olulere,olukoba.

52. late – adj.(deceased),’nguli,omugenzi.

53. late – be,oku-lwa;videoku-keerera,oku-keerererwa,okw-ekunya;makel.,oku-lwisa.

54. late – ad (v) kikekeezi,kibundugulu.

55. latex – amasanda.

56. lather – (n) e’jjovu.

57. lather – (v)i. oku-biraekyovu.

58. Latin – Olulattini.

59. latrine – ekiyigo,mugwanya,ekyo-looni,akasenge(=primarilyreedenclosure).

60. latter – -aluvannyuma.

61. latterly – mu’nnakuzino,kampegaano.

62. land – (v) oku-tenda,okusuuta,oku-tendereza.

63. laugh – (v) oku-seka,oku-mwenyereketa,oku-kubaembeekuulo,oku-mwetuka,oku-temaakalali,oku-tyetyemuka;videakakule,kimwege.ter,enseko,akalali.

64. launch – (v) oku-golomola.

65. lave – (v)tr. oku-naaza.

66. lavishly – give,oku-gabangula.

67. law – e’tteeka;(custom),empisa;(Jewish)Ttawuleeti;makeal.,oku-teekaetteeka.

68. lawyer – ow’amateeka.

69. lax – -lebevu;(lazy)-gayaavu.

70. lay – oku-teeka.l.aside,oku-tereka.l.eggs,oku-biika.l.ontopof,oku-bambika.l.holdof,oku-kwata.l.atable,oku-tandiikaemmeeza,l.waste,oku-zikiriza.l.mats,etc.,okw-ala.l.underone’shead,okwe-zizika.

71. layer – omugigi,omuko.

72. lazily – n’obugayaavu.

73. laziness – obugayaavu.

74. lazy – -gayaavu;bel.,oku-gayaala,oku-naanya,oku-leeya.

75. lead – (n) e’ssasi;l.pencil,e’kkalaamuenkalu.

76. lead – (v) oku-kulembera,oku-luŋŋamya;l.goodlife,oku-yisaobu-luugi.er,omukulu;(guide)omusaale,omukulembeze.

77. leaf – (oftrees),ekikoola,eddagala;(ofplantains)olulagala,omukumbu;(dried)e’ssanja;(ofbook)olupapula,omuko;l.bud,omuziŋŋoonyo,omu-bumbu.

78. leafy – -amalagalamangi.

79. league – makea,oku-lagaanaenda-gaano.

80. leak – (v) oku-to’nnya,oku-biririra;(cork,stopper)oku-zibukuka.

81. lean – (v) okw-esigama,okw-esimba-‘ggiriza,okw-esiira,okw-erimba,okw-ekkaatiriza;(slant)okw-esulika,oku-gonyoka.

82. lean – adj.,-kovvu;becomel.,oku-kogga;makel.,okukozza.

83. leanness – obuko’vvu.

84. leap – oku-buuka,oku-laliira,oku-walala,oku-co’ppacoppa;l.up,oku-ba’ttuka.

85. leap-frog – play,oku-zannyaomuza-nnyoogw’okuwalampaabantu.

86. learn – oku-yiga;l.byheart(parrot-wise),oku-kwatabukusu;l.howtodo,oku-manya.

87. learned – -gezi,-yigiriize.

88. learner – omuyigirizwa,omusomi.

89. learning – amagezi

90. leasehold – (land),obwesengeze.

91. leash – omugwa,olukoba.

92. least – -singaobutono;inthe,n’akatono;videkk,

93. leather – (n) e’ddiba.

94. leave – olukusa.

95. leave – (v)i. oku-genda.takeone’sl.,oku-siibula.takeFrenchl.,okw-ewungula.l.off,okw-erekereza,oku-lekeraawo,oku-koma,oku-nnyuka;videoku-maamuka,oku-sekula.

96. leave – (v)tr. oku-leka,oku-sigaza;(bequeath)oku-laama.

97. leaven – (n) okizimbulukusi.

98. leaven – (v) oku-zimbulukusa;beed,oku-zimbulukuka.

99. leaves – videleaf;putforthl.,okw-anya;fallenl.,ekikunkumusi.leavings,ebisige,ebisigaddewo,eki-kamulo,obukunkumuka.

100. lecturer – omuyigiriza.

101. leech – ekinoso.

102. lees – obukyu.

103. left – (hand),(gwa)’kkono.

104. left – alone,be,okw-egungumika.,be,oku-fi’kka,oku-sigala.

105. leg – okugulu;forel.,entumbugulu;standononel.,oku-yimirirakongojjo.atee,omulaamire.

106. legend – olugero,olugambo,ekyobulo-mbolombo,olufumo.

107. legging – ekisabikaamagulu.

108. legislate – oku-teekaetteeka.

109. leisure – e’bbanya,ekiseera;havel.,okw-eteesa,okw-essa.

110. leisurely – ‘mpola,kasoobo;walkl.,okw-esiira.

111. lemon – akalimaawa;l.tree,omuli-maawa.

112. lend – okw-azika;(money)oku-wola;l.ahand,oku-yamba,oku-beera.length,obuwanvu.

113. lengthen – oku-wanvuya,oku-waayira.

114. lengthwise – ad (v) buwanvu;fulllength,videkw-egalangajja.

115. lengthy – -wanvu.

116. leniency – ekisa.

117. lenient – -akisa;bel.,oku-saasira,oku-kwatibwaekisa,oku-bembereza.Lent,e’nnakuz’Okusiiba,’Ekisiibo,Kalemi.

118. leopard – engo.

119. leper – omugenge;becomeal.,oku-gengewala.

120. leprosy – ebigenge.

121. less – -tonookusinga;becomel.,oku-kendeera,oku-weebuuka,oku-toniwa.

122. lessen – oku-kendeeza,oku-toniya.

123. lesser – -to,-tonookusinga.

124. lest – useoku-lema,q.v.

125. let – oku-kkiriza,oku-ganya,oku-leka;l.alone,oku-lekesa;l.go,oku-ta,oku-sumulula;(hinder)oku-ziyiza.

126. letter – e’bbaluwa;(ofalphabet)ennu-kuta.

127. leucorrhoea – ekikulukutoky’amazzi;havel.,oku-bundukaamazzi.

128. levee – olukiiko.

129. level – fadj.,-tereevu;videomuseetwe.

130. level – (v) oku-tereeza,okw-enkanya-nkanya,oku-senda,oku-ttaanya,oku-tuukanya;bel.,oku-tereera,okw-enkanankana.

131. lever – up,oku-butula.

132. leviathan – lukwata.

133. Levite – Omuleevi.

134. Levitical – -aBaleevi.

135. levy – omusolo.

136. levy – (v) oku-solooza,oku-wooza.

137. lewd – -gwagwa.

138. liaison – officer,akyungirizi.

139. liar – omulimba,kalimbira.

140. libel – (v) oku-wayiriza,oku-lyolyoma.

141. libellous – userel.formofforeg.

142. liberal – adj.,-gabanguzi.

143. liberate – oku-ta,oku-sumulula.

144. libertine – omwenzi,omukaba.

145. liberty – e’ddembe;havel.,okw-etaaya;atl.,butaala.

146. licentious – -gwagwa.

147. lick – (v) ku-komba.

148. lid – (n) ekisaanikizo,olubumbiro;(ofeye)ekikowe,

149. lie – (n) ekyobulimba,obulimba,ekisala-ganyi.

150. lie – (v) oku-limba,oku-dyeka,oku-temaamagembe.l.down,oku-galamira,okw-ebaka,okw-egalika.l.asdead,oku-lambaala.l.inwait,oku-teega.l.inpools,oku-legama.

151. life – «.,obulamu;cometol.,okuyi-mbuka,okuzuukira.

152. lifeless – be,oku-gajaba,oku-gala-banja.

153. lift – (v)tr. oku-situla,bkw-etikka,oku-butula;(stick)oku-galula.

154. lift – (v)i. (asboattowaves),okw-etumbi-kiza.

155. light – (n) omusana,obutangaavu;al.forfire,ekitawuliro.

156. light – adj.,-angu;(ofcolour)-eru,-£ru;videekirerya.

157. light – (v) oku-koleeza,okw-asa,oku-kuma(omuliro).

158. lighten – oku-mulisa;(ofweight)oku-wewula.

159. light-fingered – be,oku-ban’ekinkumu,oku-ban’akagklo.

160. light-hearted – -sanyufu.

161. lightly – mangu.

162. lightness – obwangu.

163. lightning – eraddu.

164. like – (v)tr. okw-agala,oku-siima;bel.,oku-faanana,okw-enkanankana.

165. like – conj.,’nga.

166. likely – ‘mpo’zzi.

167. liken – oku-faananya.

168. likeness – ekifaananyi.

169. likewise – era,bw’etyo.

170. lily – e’ddanga,ejjuuni,ekibukuta.

171. lily-trotter – (bird),akataasa.

172. limb – ekitunduky’omublri;(oftree)e’ttabl;videekikunku.

173. limbo – e’kkomera.

174. lime – (mineral),cooka,ennoni.

175. limit – (n) enkingi,embibi,ensalo,empero.

176. limit – (v) oku-ziyiza,oku-kome’kkereza.

177. limp – adj.,-lebevu.

178. limp – (v) oku-lemala,oku-wenyera,oku-yigulira,oku-sejjera.

179. limpid – -lungi,-longoofu,-eru.

180. line – olunyiriri,omusittale;(cord)omugwa.drawal.,oku-koloboza,oku-kubaomusittale.setinl.,oku-kolonga.getoutofl.,oku-soolooba.age,okuzaalibwa.

181. lineament – ekifaananyi.

182. linen – kitaani.

183. linger – oku-la’ttalatta,oku-langajja,oku-lwa,okw-esiisa,okw-ekonereza,okw-esiira.

184. linguist – omwogeziw’ennimi.

185. lining – ka’bba,ekidaali.

186. link – empeta.

187. link – (v) oku-yunga,oku-gatta,oku-siba.

188. lintel – akabuno.

189. lion – empologoma,entale.

190. lioness – empologomaenkazi.

191. lip – omumwa;grooveinupperl.,akalindaminyira;onewithscutoff,-akiŋaaŋaali.

192. liquefied – be,oku-saanuuka.

193. liquefy – oku-saanuusa.

194. liquor – ekyokunywa.

195. lisp – okw-ogeraekirimi.

196. list – olukalalalw’amannyaobabbintu;makeal.,oku-menya,oku-teetula.en,oku-wulira,oku-tegaamatu.

197. listener – omuwulizi.

198. listless – -nafu,-yongobevu,-lebevu;bel.,oku-gojoba,oku-yoobeera.ness,olulembe.

199. lithe – -gonvu.

200. litter – (rubbish),ebisasiro.

201. little – -tono,-tiiriitu;al.,videpref.ka-andtu-.

202. littleness – obutono.

203. live – adj.,-lamu.

204. live – (v) oku-baomulamu,oku-lama;l.long,oku-wangaala.

205. liver – ekibumba.

206. living – -lamu.

207. lizard – omunya,ekinya,e’kkonkomi,akalumabalunda,esungulubebbe;waterl.,enswaswa.

208. lo – !int.,laba!

209. load – (n) omugugu,omutumba,omu-twalo;(offish)olutala,olukanda,olutakku;(offirewood)olusekese.

210. load – (v) (aman),oku-ti’kka;(ship)oku-siika;(gun)oku-sindirira.

211. loaf – omugaati,’bboofulo,’bboofu.

212. loafer – omugayaavu.

213. loan – makea,oku-wola.

214. loathe – oku-tamwa,oku-kyawa.

215. loathsome – -bi’nnyo.

216. lochia – (afterchild-birth),oluzzi’zzi.

217. lock – (n) e’kkufulu;(ofhair)omuvu-mbo.

218. lock – (v) oku-siban’ekkufulu.

219. locust – enzige;youngl.,akaacaaka,kaluse’jjera.

220. lodge – (v) oku-sula,oku-tuula.

221. lofty – -gulumivu,-kulumbavu;bel.,oku-gulumira,oku-lalambala.

222. log – ekisiki,e’kko’kko,embiru,omuzi-ziko.

223. logical – be,oku-gobaensonga.

224. loin – ekiwato,ekimyu,emboobo;l.cloth,enguuwo,e’ddibwane,eki-kooyi,ekyebagyo(olwebagyo),endoo-be,enkutu,enfungo.

225. loiter – oku-gayaala,oku-lattalatta,oku-lwa,oku-dagada,oku-langajja,okw-esiisa,okw-enyinyongoza,oku-jeeruka.

226. loiterer – userel.formofv.foreg.

227. loneliness – ekiwuubaalo,ekyobeera.

228. lonely – be,oku-guŋŋumala.

229. long – -wanvu,lukoo;videlubobye,lukwedenge,emiraatiira,omusisii-rwa,omutiriba.makel.,oku-wanvuya.makeofl.shape,oku-koola.-legged,mucuumuule.

230. long – for,okw-etaaga,okw-ebuga,okw-egomba,oku-wankawanka,oku-yaayaanira,okw-oya,okw-ettanira.

231. long-standing – beof,oku-gundiira.

232. long-suffering – be,oku-gumiikiriza.

233. longevity – okuwangaala.

234. loofah – ekyangwe.

235. look – (v) oku-laba,oku-tunula.l.after,oku-labirira.l.closely,okw-e’kkaanya,oku-beera.l.for,oku-noonya,okw-aza.l.hard,okw-ekalirizaamaaso,l.askance,oku-tunulaekiyumba.l.about,oku-magamaga.l.down,oku-ssaamaaso,oku-wombaamaaso,oku-genekeraenkowe.

236. looking-glass – endabirwamu.

237. loop – (n) ekyambika,e’ŋŋango.

238. loose – adj.,-lebevu,-amwera;bel.,oku-lebera,oku-jagaajagana,oku-nyege-nya,oku-lagaya;breakl.,oku-toloka.

239. loose – (v) oku-sumulula,oku-ta;(fromtrap)oku-tegula;(goats)oku-yimbula.

240. loosely – kadagado,majenjeeke.

241. loot – (n) omunyago,olwayo.

242. loot – (v) oku-nyaga.

243. lop – (v) oku-temako,oku-salako.

244. lop-eared – -amatu’mpaggwa.

245. loquacious – -ogezi;videluvenge.

246. lord – omwami,mukama.

247. lose – oku-suula,oku-buza,oku-zaaya,oku-fiirwa;l.one’shead,oku-gwamuakajabangu;belost,oku-bula,oku-zaawa.

248. loss – ekifiirizi;beata,oku-butaabuta,okw-emagaza;sellatal.,oku-tundaebyayanga.

249. lot – (n) akalulu;(portion)ekitundu;casts,oku-kubaakalulu;al.(much),useadj.,-ngi.

250. loud – ‘ddene(e’ddoboozi),wa’ggulu(okw-ogera).

251. loudly – (oku-koowoola),wa’ggulu.

252. lounge – (n) ekisengeekituulwamu.

253. lounge – (v) oku-galamira.

254. louse – ensekere.

255. lout – omukopi,omugomba.

256. love – (n) okwagala.

257. love – (v) okw-agala.

258. lovely – -lungi’nnyo.

259. loving – -akwagala.

260. loving-kindness – ekisa,obulungi.

261. low – adj.,-mpi;(vulgar)-kopi.

262. low – ad (v) wansi.

263. low – (v) oku-woloma,oku-vuumira,oku-kuga,oku-ŋooŋa.

264. lower – (v) oku-ssaakowansi;l.oneself,okw-ejeeguula.

265. lower – ad (v) wansinsi.

266. lowliness – obuwombeefu.

267. lubricate – oku-teekamu.amafuta.

268. lucifer – (match),ekibiriiti.

269. luck – (good),omukisa,e’ggwiiso;(bad)ekikwa,emberebezi;videmisfortune.

270. lucky – -amukisa,-a’ggwiiso;bel.,oku-yiirwa.

271. lucrative – -amagoba.

272. lucre – e’ffeeza,ensimbi.

273. luggage – ebintu,emigugu.

274. lukewarm – be,oku-ban’ekibugu-mirize,oku-baamuekisuususu.

275. lull – (n) okuteeka,okulaala.

276. lull – (v) oku-siisiitira,oku-woowoota.

277. lump – ekitole,ekiwumi;l.sum,omu-zindo.

278. lung – e’gguggwe.

279. lung-fish – e’mmamba.

280. lurch – inthe,e’ttayo;leaveinl.,oku-tiirira,okw-ebengula.

281. lure – oku-sendasenda,oku-kema,oku-kwenyakwenya.

282. lurk – oku-teega,oku-bwama.

283. luscious – -woomerevu;bel.,oku-woomerera.

284. lust – (n) okwegomba,obugwagwa.

285. lust – for,v.,okw-egomba,oku-lulu-nkanira,oku-yakyaanira.

286. lustful – -gwagwa,-egombi.

287. lustre – okumasamasa.

288. lusty – -amaanyi,-gumu.

289. luxuriant – -gimu,-lungi;bel.,okw-era,oku-wakktira.

290. luxurious – be,oku-fufu’ggala,oku-si-‘ttala.

291. lyre – e’nnanga.

Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *