Feelings -Luganda To English Translation Phrases
English Translation – Luganda Translation
1. Angry – Ndi munyiivu
2. Cold – Mpulira empewo
3. Determined – Ndi mumalirivu
4. Full – Ndi mukkufu
5. Happy – Ndi musanyufu
6. Hot – Mpulira ebbugumu
7. Hungry – Enjala ennuma
8. Sad – Ndi munakuwavu
9. Scared – Ntidde
10. Sick – Ndi mulwadde
11. Thirsty – Ennyonta ennuma
12. Tired – Nkooye
13. Worried – Ndi mweraliikirivu
Leave a Reply