Health -Luganda To English Translation Phrases
English Translation – Luganda Translation
1. Where is a – ali ludda wa
2. dentist – Omusawo w’amannyo
3. doctor – Omusawo
4. hospital – Eddwaaliro
5. medicine – Eddagala
6. pharmacy – Famase
7. I’m suffering from – Ndi mulwadde wa
8. My “__” hurts – “__” gu/ku nnuma
9. I feel nauseous – Emmeeme ensinduukirira
10. I keep vomiting – Nsesema buli kiseera
11. I feel dizzy – Nina kammunguluze
12. Could I see a female doctor? – Nsobola okulaba omusawo omukazi
13. Could I see a doctor for females? – Nsobola okulaba omusawo w’abakazi
14. I’m pregnant – Ndi lubuto
15. I’m on the pill – Ndi ku ddagala erigema okuzaala
16. I haven’t menstruated for “__” weeks – Silwadde mwezi okumala wiiki “__”
17. I’ve been vaccinated – Bansala emikono
18. I have my own syringe – Nina empiso yange
19. I’ve had a blood test – Bankebedde omusaayi
20. I need a blood test – Netaaga okunkebera omusaayi
21. Please use this syringe – Mwattu kozesa eno empiso
22. How many times a day? – Emirundi emeka olunaku?
23. Asthma – Asima
24. Cholera – Kolera
25. Cold – Ssennyiga
26. Cough – Kifuba, Kukolola
27. Diarrhoea – Kuddukana
28. Fever – Musujja
29. Flu – Yegu
30. Headache – Mutwe
31. High Blood Pressure – Pulessa
32. Infection – Kukwatibwa obulwadde
33. Itch – Kusiiwa
34. Lice – Nsekere
35. Malaria – Musujja gw’ensiri
36. Pain – Bulumi
37. Rabies – Obulwadde bw’ensolo
38. Stomachache – Kulumwa olubuto
39. Tuberculosis – Kafuba
40. Venereal Disease – Endwadde z’obukaba
41. Wound – Ekiwundu
42. Aspirin – Asipirini
43. Penicillin – Penisirini
44. Quinine – Kwiinini
45. Sleeping pills – Amakerenda ageebasa
46. Tablet – Kerenda
47. Vitamins – Vitamini
48. Accident – Akabenje
49. Bandage – Bandeegi
50. Bleed – Kujja musaayi
51. Blood – Musaayi
52. Break – Kumenya
53. Broken – Kumenyeka
54. Breath – Kussa
55. Careful – Kwegendereza
56. Contraceptive – Eddagala erigema okuzaala
57. Faeces – Ebyayi
58. Health – Ebyobulamu
59. Injection – Mpiso
60. Menstruation – Omwezi
61. Poisonous – Kyabutwa
62. Urine – Omusulo
63. Vomit – Kusesema
64. I need medicine for – Njagala eddagala ly’
65. These tablets must be taken three times a day – Buno obukerenda bwakutwalibwa emirundi esatu buli lunaku
66. Please shake the bottle before taking – Sunda eccupa nga tonnanywa
67. My tooth hurts – Erinnyo linnuma
68. I’ve broken a tooth – Erinnyo lyabongose
69. My gums hurt – Ekibuno kinnuma
70. I don’t want it extracted – Ssaagala ligyibwemu
71. Please give me an anaesthetic – Mwattu nsirisa
72. Please take us to a Hospital – Mwattu tutwale ku ddwaliro
73. Please buy medicine for me at the pharmacyMwattu ngulira eddagala ku famase –
74. My leg is broken – Okugulu kwange kwamenyese
75. I need a receipt for my insurance – Netaaga lisiiti olwa yinsuwa
Leave a Reply